-
Okuva 15:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 Awo nnabbi Miriyamu, mwannyina wa Alooni, n’akwata akagoma, abakazi bonna ne bamugoberera nga bakutte obugoma era nga bazina.
-
-
Ekyabalamuzi 11:34Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
34 Oluvannyuma Yefusa yakomawo mu maka ge e Mizupa,+ era laba! muwala we n’ajja okumusisinkana ng’akuba akagoma era ng’azina. Ye yali omwana we yekka. Teyalinaayo mwana wa bulenzi oba wa buwala okuggyako oyo.
-