LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 21:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Yakuwa n’awuliriza eddoboozi lyabwe bw’atyo n’awaayo Abakanani, ne babazikiriza era n’ebibuga byabwe ne babizikiriza. Ekifo ekyo ne bakituuma Koluma.*+

  • Yoswa 10:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Awo bakabaka abataano ab’Abaamoli+—kabaka wa Yerusaalemi, kabaka wa Kebbulooni, kabaka wa Yalamusi, kabaka wa Lakisi, ne kabaka wa Eguloni—ne bakuŋŋaana nga bali wamu n’amagye gaabwe, ne bagenda ne basiisira okulwanyisa Gibiyoni.

  • Yoswa 10:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Yakuwa n’abaleetera okukyankalana.+ Abayisirayiri ne batta bangi nnyo ku bo e Gibiyoni, ne babawondera mu kkubo eryambuka e Besu-kolooni, nga bagenda babatta okutuukira ddala e Azeka n’e Makkeda.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share