LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 12:5, 6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Naye munoonyanga Yakuwa Katonda wammwe yonna gy’anaalonda okuteeka erinnya lye era n’ekifo w’anaabeeranga mu bika byammwe byonna, era eyo gye munaagendanga.+ 6 Eyo gye munaatwalanga ebiweebwayo byammwe ebyokebwa,+ ne ssaddaaka zammwe, n’ekimu kyammwe eky’ekkumi,+ ne bye muwaayo okuva mu mukono gwammwe,+ n’ebiweebwayo byammwe eby’obweyamo, n’ebiweebwayo byammwe ebya kyeyagalire,+ n’ebibereberye by’amagana gammwe, n’eby’ebisibo byammwe.+

  • 1 Bassekabaka 9:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Yakuwa n’amugamba nti: “Mpulidde okusaba kwo n’okwegayirira kwo kwe weegayiridde mu maaso gange. Ntukuzza ennyumba eno gy’ozimbye ne nteeka omwo erinnya lyange libeere omwo emirembe gyonna,+ era amaaso gange n’omutima gwange binaabeeranga eyo bulijjo.+

  • Abebbulaniya 12:22
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 Naye musemberedde Olusozi Sayuuni,+ era ekibuga kya Katonda omulamu, Yerusaalemi eky’omu ggulu,+ era n’emitwalo n’emitwalo gya bamalayika

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share