-
Okuva 19:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Awo Musa n’agamba Yakuwa nti: “Abantu tebayinza kwambuka ku Lusozi Sinaayi kubanga watulabudde ng’ogamba nti, ‘Teekawo ensalo okwetooloola olusozi era olutukuze.’”+
-
-
Ekyamateeka 33:2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Yagamba nti:
“Yakuwa yajja ng’ava ku Sinaayi,+
Era yabaakira ng’ayima ku Seyiri.
-