Okubala 15:39 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 39 ‘Munaabanga n’enkugiro ezo eziriko ebijwenge, musobole okuzirabanga mujjukire ebiragiro bya Yakuwa byonna era mubikwate.+ Temugobereranga mitima gyammwe na maaso gammwe ebibaleetera okwenda mu by’omwoyo.+ Yakobo 4:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Mmwe abakazi abenzi,* temumanyi nti okubeera mukwano gw’ensi kwe kuba omulabe wa Katonda? N’olwekyo, buli ayagala okubeera mukwano gw’ensi yeefuula mulabe wa Katonda.+
39 ‘Munaabanga n’enkugiro ezo eziriko ebijwenge, musobole okuzirabanga mujjukire ebiragiro bya Yakuwa byonna era mubikwate.+ Temugobereranga mitima gyammwe na maaso gammwe ebibaleetera okwenda mu by’omwoyo.+
4 Mmwe abakazi abenzi,* temumanyi nti okubeera mukwano gw’ensi kwe kuba omulabe wa Katonda? N’olwekyo, buli ayagala okubeera mukwano gw’ensi yeefuula mulabe wa Katonda.+