LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 44:23
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 23 Golokoka. Lwaki weebaka, Ai Yakuwa?+

      Zuukuka! Totusuula eri emirembe n’emirembe.+

  • Isaaya 64:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Ai Yakuwa, toobeeko ky’okolawo wadde ng’ebyo byonna byaliwo?

      Onoosigala osirise busirisi n’otuleka okubonaabona ennyo bwe tuti?+

  • Okukungubaga 2:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Mu busungu bwe obubuubuuka atemye buli jjembe lya Isirayiri.*

      Yaggyayo omukono gwe ogwa ddyo ng’omulabe azze,+

      Obusungu bwe bwabuubuukira Yakobo ng’omuliro ogwokya byonna ebigwetoolodde.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share