-
Zabbuli 89:50, 51Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
50 Jjukira, Ai Yakuwa, ebivumo bye bavuma abaweereza bo;
Jjukira engeri gye ngumira* ebivumo by’amawanga gonna;
51 Engeri abalabe bo gye boogedde obubi ku oyo gwe wafukako amafuta, Ai Yakuwa;
Engeri gye boogedde obubi ku ebyo byonna by’akoze.
-
-
Isaaya 52:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 “Kati olwo nkolewo ki?” Yakuwa bw’agamba.
“Kubanga abantu bange baatwalibwa ku bwereere.
-