Okuva 15:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ai Yakuwa, katonda ki alinga ggwe?+ Ani alinga ggwe asingayo obutukuvu?+ Ggwe asaanidde okutiibwa n’okutenderezebwa, ggwe akola ebyewuunyisa.+ Zabbuli 89:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ai Yakuwa Katonda ow’eggye,Ani akwenkana amaanyi, Ai Ya?+ Obwesigwa bwo bukwetoolodde.+
11 Ai Yakuwa, katonda ki alinga ggwe?+ Ani alinga ggwe asingayo obutukuvu?+ Ggwe asaanidde okutiibwa n’okutenderezebwa, ggwe akola ebyewuunyisa.+