Okuva 6:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 “N’olwekyo gamba Abayisirayiri nti: ‘Nze Yakuwa; nja kubatikkula emigugu gy’Abamisiri, era mbanunule mulekere awo okuba abaddu baabwe;+ nja kubanunula n’omukono ogugoloddwa* era mbonereze nnyo Abamisiri.+ Ekyamateeka 9:29 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 29 Bantu bo, ababo ku bubwo,*+ be waggyayo n’amaanyi go amangi, era n’omukono gwo ogugoloddwa.’+
6 “N’olwekyo gamba Abayisirayiri nti: ‘Nze Yakuwa; nja kubatikkula emigugu gy’Abamisiri, era mbanunule mulekere awo okuba abaddu baabwe;+ nja kubanunula n’omukono ogugoloddwa* era mbonereze nnyo Abamisiri.+