LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 14:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 Awo Musa n’agolola omukono gwe ku nnyanja;+ Yakuwa n’asindika amazzi g’ennyanja ekiro kyonna ng’akozesa omuyaga ogw’amaanyi okuva ebuvanjuba, mpolampola amazzi ne geeyawulamu,+ entobo y’ennyanja n’efuuka olukalu.+

  • Yoswa 3:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 amazzi agaali gava eky’engulu ne galekera awo okukulukuta, ne geetuumira wala nnyo, e Adamu, ekibuga ekiri okumpi n’e Zalesani, ate ago agaali gakkirira mu Nnyanja ya Alaba, Ennyanja ey’Omunnyo,* ne gaggweerawo ddala, abantu ne basomokera mu maaso ga Yeriko.

  • Zabbuli 114:1-3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 114 Isirayiri bwe yava e Misiri,+

      Ennyumba ya Yakobo bwe yava mu bantu aboogera olulimi olulala,

       2 Yuda yafuuka kifo kye ekitukuvu,

      Isirayiri yafuuka matwale ge.+

       3 Ennyanja bwe yakiraba n’edduka;+

      Omugga Yoludaani gwaddayo emabega.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share