2 Samwiri 22:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Yalasa obusaale bwe+ n’abasaasaanya;Yasindika okumyansa n’abatabulatabula.+ Zabbuli 144:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Leeta ebimyanso osaasaanye abalabe;+Lasa obusaale bwo obatabuletabule.+