Okuva 19:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Olusozi Sinaayi lwonna ne lunyooka omukka kubanga Yakuwa yalukkako mu muliro;+ omukka gwalwo ne gunyooka ng’omukka gw’ekyokero, olusozi lwonna ne lukankana nnyo.+ 2 Samwiri 22:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ensi yatandika okukankana n’okuyuuguuma;+Emisingi gy’eggulu gyakankana;+Gyakankana kubanga yali asunguwadde.+
18 Olusozi Sinaayi lwonna ne lunyooka omukka kubanga Yakuwa yalukkako mu muliro;+ omukka gwalwo ne gunyooka ng’omukka gw’ekyokero, olusozi lwonna ne lukankana nnyo.+
8 Ensi yatandika okukankana n’okuyuuguuma;+Emisingi gy’eggulu gyakankana;+Gyakankana kubanga yali asunguwadde.+