-
Okuva 13:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Era ku lunaku olwo ogambanga omwana wo nti, ‘Kino nkikola olw’ebyo Yakuwa bye yankolera ng’anzigya e Misiri.’+
-
-
Zabbuli 44:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
44 Ai Katonda, twawulira n’amatu gaffe,
Bajjajjaffe baatubuulira+
Bye wakola mu kiseera kyabwe,
Mu biseera eby’edda.
-