Ekyamateeka 31:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Bwe nnaabatuusa mu nsi gye nnalayirira bajjajjaabwe+—ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki+—ne balya ne bakkuta ne bagejja,+ bajja kukyuka badde eri bakatonda abalala babaweereze, bannyoome, era bamenye endagaano yange.+ Yeremiya 31:32 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 32 Teriba ng’endagaano gye nnakola ne bajjajjaabwe ku lunaku lwe nnabakwata ku mukono okubaggya mu nsi ya Misiri,+ ‘endagaano yange gye baamenya,+ wadde nga nze nnali mukama* waabwe omutuufu,’ Yakuwa bw’agamba.”
20 Bwe nnaabatuusa mu nsi gye nnalayirira bajjajjaabwe+—ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki+—ne balya ne bakkuta ne bagejja,+ bajja kukyuka badde eri bakatonda abalala babaweereze, bannyoome, era bamenye endagaano yange.+
32 Teriba ng’endagaano gye nnakola ne bajjajjaabwe ku lunaku lwe nnabakwata ku mukono okubaggya mu nsi ya Misiri,+ ‘endagaano yange gye baamenya,+ wadde nga nze nnali mukama* waabwe omutuufu,’ Yakuwa bw’agamba.”