LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Nekkemiya 9:27
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 27 Kyewava obawaayo mu mukono gw’abalabe baabwe+ abaabalabyanga ennaku.+ Naye mu kiseera mwe baalabiranga ennaku baakukaabiriranga era n’owuliriza ng’oyima mu ggulu; era olw’obusaasizi bwo obungi, wabawanga abalokozi okubalokola mu mukono gw’abalabe baabwe.+

  • Isaaya 48:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  9 Naye olw’erinnya lyange ndizibiikiriza obusungu bwange;+

      Olw’ettendo lyange ndyefuga,

      Ne sikuzikiriza.+

  • Ezeekyeri 20:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Naye nnina kye nnakolawo olw’erinnya lyange, lireme okuvumaganyizibwa mu mawanga mwe baali.+ Kubanga nneemanyisa gye bali* mu maaso g’amawanga ago bwe nnabaggya mu nsi ya Misiri.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share