Zabbuli 104:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Wateeka ensi ku misingi gyayo;+Teriggibwa mu kifo kyayo* emirembe n’emirembe.+ Zabbuli 119:90 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 90 Obwesigwa bwo bubaawo emirembe gyonna.+ Wanyweza ensi esobole okubeerangawo.+ Omubuulizi 1:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Omulembe ogumu gugenda, ate omulembe omulala ne guddawo,Naye ensi ebeerawo* emirembe n’emirembe.+