- 
	                        
            
            Okuva 25:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
- 
                            - 
                                        20 Bakerubi bajja kuba banjuluzza waggulu ebiwaawaatiro byabwe ebibiri, nga basiikirizza eky’okubikkako n’ebiwaawaatiro byabwe+ era nga batunuuliganye. Obwenyi bwa bakerubi bujja kuba butunudde ku ky’okubikkako. 
 
- 
                                        
- 
	                        
            
            Okuva 25:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
- 
                            - 
                                        22 Awo we nnaakulabikiranga ne njogera naawe nga nsinziira waggulu w’eky’okubikkako,+ wakati wa bakerubi ababiri abali ku ssanduuko ey’Obujulirwa, ne nkutegeeza byonna bye nnaakulagira okugamba Abayisirayiri. 
 
-