Zabbuli 44:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Wagoba amawanga n’omukono gwo,+We gaali n’osenzaawo bajjajjaffe.+ Wafufuggaza amawanga era n’ogagoba.+ Zabbuli 78:55 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 55 Yagoba amawanga mu maaso gaabwe,+Ensi yagipima n’omuguwa n’agigabanyaamu n’agibawa ng’obusika;+Ebika bya Isirayiri yabiteeka mu maka gaabyo.+ Yeremiya 2:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Nnakusimba ng’oli muzabbibu mulungi nnyo, omumyufu,+ gwonna nga guva mu nsigo nnongoofu;Kale oyonoonese otya n’ofuuka ettabi ly’omuzabbibu ogw’omu nsiko?’+
2 Wagoba amawanga n’omukono gwo,+We gaali n’osenzaawo bajjajjaffe.+ Wafufuggaza amawanga era n’ogagoba.+
55 Yagoba amawanga mu maaso gaabwe,+Ensi yagipima n’omuguwa n’agigabanyaamu n’agibawa ng’obusika;+Ebika bya Isirayiri yabiteeka mu maka gaabyo.+
21 Nnakusimba ng’oli muzabbibu mulungi nnyo, omumyufu,+ gwonna nga guva mu nsigo nnongoofu;Kale oyonoonese otya n’ofuuka ettabi ly’omuzabbibu ogw’omu nsiko?’+