LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 5:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Ennimiro y’emizabbibu eya Yakuwa ow’eggye ye nnyumba ya Isirayiri;+

      Abasajja ba Yuda ye nnimiro gye yali ayagala ennyo.

      Yali asuubira bwenkanya,+

      Naye laba! waaliwo butali bwenkanya;

      Yali asuubira butuukirivu,

      Naye laba! waaliwo kukaaba.”+

  • Yeremiya 2:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 Nnakusimba ng’oli muzabbibu mulungi nnyo, omumyufu,+ gwonna nga guva mu nsigo nnongoofu;

      Kale oyonoonese otya n’ofuuka ettabi ly’omuzabbibu ogw’omu nsiko?’+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share