Ekyabalamuzi 4:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Yakuwa n’abatunda mu mukono gwa Yabini kabaka wa Kanani+ eyali afugira mu Kazoli. Omukulu w’eggye lye yali ayitibwa Sisera, era yali abeera Kalosesi+ eky’amawanga.* Ekyabalamuzi 4:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Nja kukuleetera Sisera, omukulu w’amagye ga Yabini, ku Kagga Kisoni,+ ng’ali n’amagaali ge ag’olutalo n’eggye lye, era nja kumuwaayo mu mukono gwo.’”+ Ekyabalamuzi 4:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Yakuwa n’atabulatabula+ Sisera n’amagaali ge gonna ag’olutalo n’eggye lyonna, n’abazikiriza n’ekitala kya Balaka. Sisera n’ava ku ggaali lye n’addusa bigere.
2 Yakuwa n’abatunda mu mukono gwa Yabini kabaka wa Kanani+ eyali afugira mu Kazoli. Omukulu w’eggye lye yali ayitibwa Sisera, era yali abeera Kalosesi+ eky’amawanga.*
7 Nja kukuleetera Sisera, omukulu w’amagye ga Yabini, ku Kagga Kisoni,+ ng’ali n’amagaali ge ag’olutalo n’eggye lye, era nja kumuwaayo mu mukono gwo.’”+
15 Yakuwa n’atabulatabula+ Sisera n’amagaali ge gonna ag’olutalo n’eggye lyonna, n’abazikiriza n’ekitala kya Balaka. Sisera n’ava ku ggaali lye n’addusa bigere.