Zabbuli 42:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 42 Ng’empeewo bw’eyaayaanira amazzi,Nange bwe ntyo bwe nkuyaayaanira, Ai Katonda. 2 Omwoyo gunnumira Katonda, Katonda omulamu.+ Ndijja ddi ne ndabika mu maaso ga Katonda?+ Zabbuli 63:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 63 Ai Katonda, ggwe Katonda wange, nkunoonya.+ Nnina ennyonta gy’oli.+ Omwoyo gukunnumira,Mu nsi enkalu era erakaasidde, etaliimu mazzi.+ 2 Kyenvudde nkulaba mu kifo ekitukuvu;Ndabye amaanyi go n’ekitiibwa kyo.+
42 Ng’empeewo bw’eyaayaanira amazzi,Nange bwe ntyo bwe nkuyaayaanira, Ai Katonda. 2 Omwoyo gunnumira Katonda, Katonda omulamu.+ Ndijja ddi ne ndabika mu maaso ga Katonda?+
63 Ai Katonda, ggwe Katonda wange, nkunoonya.+ Nnina ennyonta gy’oli.+ Omwoyo gukunnumira,Mu nsi enkalu era erakaasidde, etaliimu mazzi.+ 2 Kyenvudde nkulaba mu kifo ekitukuvu;Ndabye amaanyi go n’ekitiibwa kyo.+