LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 33:29
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 29 Weesiimye ggwe Isirayiri!+

      Ani alinga ggwe,+

      Eggwanga erirokolebwa Yakuwa,+

      Engabo yo ekutaasa,+

      Era ekitala kyo eky’ekitiibwa?

      Abalabe bo balikankanira mu maaso go,+

      Era olirinnya ku migongo gyabwe.”*

  • 2 Samwiri 22:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Katonda wange lwe lwazi lwange+ mwe nzirukira,

      Ye ngabo yange+ era lye jjembe* lyange ery’obulokozi;* kye kiddukiro kyange,+

      Kye kifo mwe nzirukira,+ era ye mulokozi wange;+ ggwe omponya ebikolwa eby’obukambwe.

  • Zabbuli 144:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  2 Ye kwe kwagala kwange okutajjulukuka era kye kigo kyange,

      Kye kiddukiro kyange era ye mununuzi wange,

      Ye ngabo yange era y’Oyo gwe nneekweseemu,+

      Oyo assa amawanga wansi w’obuyinza bwange.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share