Zabbuli 34:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Mutye Yakuwa mmwe mmwenna abatukuvu be,Kubanga abo abamutya tebalina kye bajula.+ Zabbuli 37:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Yakuwa amanyi ebituuka ku abo* abataliiko kya kunenyezebwa,Era obusika bwabwe buliba bwa mirembe na mirembe.+
18 Yakuwa amanyi ebituuka ku abo* abataliiko kya kunenyezebwa,Era obusika bwabwe buliba bwa mirembe na mirembe.+