LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezera 2:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 Bano be bantu b’omu ssaza* abaava mu abo abaawaŋŋangusibwa,+ Nebukadduneeza kabaka wa Babulooni be yatwala mu buwaŋŋanguse e Babulooni+ oluvannyuma ne bakomawo e Yerusaalemi ne mu Yuda, buli omu mu kibuga kye,+

  • Yeremiya 30:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Bw’ati Yakuwa bw’agamba:

      “Laba ŋŋenda kukuŋŋaanya ab’omu weema za Yakobo abaawambibwa,+

      Era nja kusaasira weema ze.

      Ekibuga kijja kuddamu kizimbibwe ku kasozi kaakyo,+

      Era olubiri lujja kubeera mu kifo kyalwo ekituufu.

  • Ezeekyeri 39:25
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 25 “Kale bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba, ‘Ndikomyawo aba Yakobo+ abaawambibwa era ndisaasira ab’ennyumba ya Isirayiri yonna;+ era erinnya lyange ettukuvu ndirirwanirira n’obunyiikivu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share