LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Eby’Abaleevi 26:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 4 nnaabawanga enkuba mu kiseera kyayo ekituufu,+ n’ensi eneebalanga emmere,+ era n’emiti egy’omu nnimiro ginaabalanga ebibala.

  • Zabbuli 67:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  6 Ensi ejja kubaza emmere;+

      Katonda, Katonda waffe, ajja kutuwa omukisa.+

  • Isaaya 25:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  6 Ku lusozi luno+ Yakuwa ow’eggye aliteekerateekera amawanga gonna

      Ekijjulo eky’ebya ssava,+

      Ekijjulo okuli omwenge omulungi,*

      Eky’ebya ssava ebijjudde obusomyo,

      Eky’omwenge omulungi, ogusengejjeddwa.

  • Isaaya 30:23
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 23 Era alikuwa enkuba okufukirira ensigo z’olisiga mu ttaka,+ n’emmere ettaka gye liribaza eriba nnyingi nnyo era nga nnungi nnyo.+ Ku lunaku olwo ensolo zo ziririira mu malundiro amanene.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share