Zabbuli 25:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Yakuwa mulungi era mutuukirivu.+ Eyo ye nsonga lwaki ayigiriza aboonoonyi ekkubo lye balina okutambuliramu.+ Zabbuli 145:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Yakuwa mulungi eri bonna,+Era okusaasira kwe kweyolekera mu mirimu gye gyonna. Lukka 18:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Yesu n’amugamba nti: “Lwaki ompita omulungi? Teri mulungi, okuggyako Katonda.+
8 Yakuwa mulungi era mutuukirivu.+ Eyo ye nsonga lwaki ayigiriza aboonoonyi ekkubo lye balina okutambuliramu.+