Omubuulizi 12:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Ng’ebintu byonna bimaze okuwulirwa, eky’enkomerero kye kino: Tyanga Katonda ow’amazima+ era okwatenga ebiragiro bye,+ kubanga ekyo omuntu ky’ateekeddwa okukola.+ Yeremiya 32:39 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 39 Nja kubawa omutima gumu+ n’ekkubo limu bantyenga, ku lw’obulungi bwabwe ne ku lw’obulungi bw’abaana baabwe abalibaddirira.+
13 Ng’ebintu byonna bimaze okuwulirwa, eky’enkomerero kye kino: Tyanga Katonda ow’amazima+ era okwatenga ebiragiro bye,+ kubanga ekyo omuntu ky’ateekeddwa okukola.+
39 Nja kubawa omutima gumu+ n’ekkubo limu bantyenga, ku lw’obulungi bwabwe ne ku lw’obulungi bw’abaana baabwe abalibaddirira.+