Zabbuli 27:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Tonneekweka.+ Togoba muweereza wo ng’osunguwadde. Ggwe annyamba;+Tonjabulira era tondeka, Ai Katonda ow’obulokozi bwange. Isaaya 12:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Laba! Katonda bwe bulokozi bwange.+ Nnaamwesiganga ne sitya;+Kubanga Ya* Yakuwa ge maanyi gange era bwe bukuumi bwange,Era afuuse obulokozi bwange.”+
9 Tonneekweka.+ Togoba muweereza wo ng’osunguwadde. Ggwe annyamba;+Tonjabulira era tondeka, Ai Katonda ow’obulokozi bwange.
2 Laba! Katonda bwe bulokozi bwange.+ Nnaamwesiganga ne sitya;+Kubanga Ya* Yakuwa ge maanyi gange era bwe bukuumi bwange,Era afuuse obulokozi bwange.”+