1 Bassekabaka 8:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Ate era wulirizanga okwegayirira kw’omuweereza wo n’okw’abantu bo Abayisirayiri, bwe banaasabanga nga batunudde eri ekifo kino, owulirenga ng’oyima mu kifo ky’obeeramu mu ggulu;+ wuliranga era osonyiwe.+
30 Ate era wulirizanga okwegayirira kw’omuweereza wo n’okw’abantu bo Abayisirayiri, bwe banaasabanga nga batunudde eri ekifo kino, owulirenga ng’oyima mu kifo ky’obeeramu mu ggulu;+ wuliranga era osonyiwe.+