-
Yeremiya 33:17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 “Kubanga bw’ati Yakuwa bw’agamba: ‘Tewaalemenga kubaawo musajja okuva mu lunyiriri lwa Dawudi atuula ku ntebe y’obwakabaka obw’ennyumba ya Isirayiri,+
-
-
Abebbulaniya 1:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Kyokka bw’aba ayogera ku Mwana we agamba bw’ati: “Katonda ye ntebe yo ey’obwakabaka+ emirembe n’emirembe, era ddamula y’Obwakabaka bwo ya bwenkanya.
-