LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 3:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Mu ntuuyo z’omu maaso go mw’onooliiranga emmere* okutuusa lw’olidda mu ttaka, kubanga omwo mwe waggibwa.+ Kubanga oli nfuufu era mu nfuufu mw’olidda.”+

  • Zabbuli 104:29
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 29 Bw’okweka obwenyi bwo, nga bisoberwa.

      Bw’obiggyako omwoyo gwabyo, nga bifa nga biddayo mu nfuufu.+

  • Zabbuli 146:3, 4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Temwesiganga bafuzi,*

      Oba omuntu omulala yenna atasobola kulokola.+

       4 Omukka gwe gumuvaamu, n’addayo mu ttaka;+

      Ku lunaku olwo ebirowoozo bye ne bisaanawo.+

  • Omubuulizi 3:20
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 20 Byonna bigenda mu kifo kimu.+ Byonna byava mu nfuufu+ era byonna bidda mu nfuufu.+

  • Omubuulizi 12:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 7 Olwo enfuufu n’edda mu ttaka+ gye yali mu kusooka, n’omwoyo* ne gudda eri Katonda ow’amazima eyaguwa abantu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share