-
2 Samwiri 19:34, 35Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
34 Naye Baluzirayi n’agamba kabaka nti: “Nkyasigazzaayo emyaka* emeka nga ndi mulamu, ndyoke ŋŋende ne kabaka e Yerusaalemi? 35 Kaakano nnina emyaka 80.+ Nkyayinza okwawula ekirungi n’ekibi? Omuweereza wo akyayinza okuwoomerwa by’alya ne by’anywa? Nkyayinza okuwuliriza amaloboozi g’abasajja n’abakazi abayimbi?+ Kati olwo lwaki omuweereza wo afuukira mukama wange kabaka omugugu?
-