Ekyamateeka 32:36 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 36 Yakuwa aliramula abantu be,+Naye alisaasira* abaweereza be,+Bw’aliraba ng’amaanyi gaabwe gakendedde,Era ng’abateesobola era abatalina maanyi bokka be basigaddewo. Zabbuli 135:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Yakuwa ajja kulwanirira abantu be,+Era ajja kusaasira abaweereza be.+
36 Yakuwa aliramula abantu be,+Naye alisaasira* abaweereza be,+Bw’aliraba ng’amaanyi gaabwe gakendedde,Era ng’abateesobola era abatalina maanyi bokka be basigaddewo.