Olubereberye 18:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Mazima ddala toyinza kukola bw’otyo, otte abatuukirivu awamu n’ababi, abatuukirivu n’ababi batuukibweko ekintu kye kimu!+ Toyinza kukola bw’otyo.+ Omulamuzi w’ensi yonna taakole kituufu?”+ Ebikolwa 17:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Kubanga ataddewo olunaku lw’ajja okulamulirako+ ensi mu butuukirivu ng’ayitira mu muntu gw’alonze, era awadde abantu bonna obukakafu ng’amuzuukiza mu bafu.”+
25 Mazima ddala toyinza kukola bw’otyo, otte abatuukirivu awamu n’ababi, abatuukirivu n’ababi batuukibweko ekintu kye kimu!+ Toyinza kukola bw’otyo.+ Omulamuzi w’ensi yonna taakole kituufu?”+
31 Kubanga ataddewo olunaku lw’ajja okulamulirako+ ensi mu butuukirivu ng’ayitira mu muntu gw’alonze, era awadde abantu bonna obukakafu ng’amuzuukiza mu bafu.”+