-
Zabbuli 59:2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Mponya abo abakola ebitali bya butuukirivu,
Mponya abasajja abatemu.
-
-
Ezeekyeri 8:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 N’aŋŋamba nti: “Omwana w’omuntu, olaba abakadde b’ennyumba ya Isirayiri kye bakola mu kizikiza, buli omu mu kisenge eky’omunda omuli ebifaananyi by’asinza? Kubanga bagamba nti, ‘Yakuwa tatulaba. Yakuwa alese ensi.’”+
-