LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 119:71
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 71 Kirungi okuba nti mbonyeebonye+

      Ne nsobola okutegeera amateeka go.

  • Engero 3:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Mwana wange, togaananga kukangavvula kwa Yakuwa,+

      Era teweetamwanga by’akugamba ng’akunenya,+

  • 1 Abakkolinso 11:32
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 32 Kyokka, bwe tusalirwa omusango, tukangavvulwa Yakuwa*+ tuleme kubonerezebwa wamu n’ensi.+

  • Abebbulaniya 12:5, 6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 naye mwerabiridde ddala ebigambo ebibabuulirira ng’abaana, ebigamba nti: “Mwana wange, tonyoomanga kukangavvula okuva eri Yakuwa,* era toggwangamu maanyi ng’akugolodde; 6 kubanga abo Yakuwa* b’ayagala b’akangavvula; mu butuufu, abonereza* buli gw’atwala ng’omwana we.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share