1 Bassekabaka 21:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Abasajja babiri abataalina mugaso ne bajja ne batuula mu maaso ga Nabbosi, ne bamulumiriza mu maaso g’abantu nga bagamba nti: “Nabbosi akolimidde Katonda ne kabaka!”+ Abantu ne bamufulumya ebweru w’ekibuga ne bamukuba amayinja, n’afa.+
13 Abasajja babiri abataalina mugaso ne bajja ne batuula mu maaso ga Nabbosi, ne bamulumiriza mu maaso g’abantu nga bagamba nti: “Nabbosi akolimidde Katonda ne kabaka!”+ Abantu ne bamufulumya ebweru w’ekibuga ne bamukuba amayinja, n’afa.+