-
Olubereberye 2:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Katonda n’awa olunaku olw’omusanvu omukisa era n’alulangirira okuba olutukuvu, kubanga ku olwo Katonda yatandika okuwummula emirimu gye gyonna egy’okutonda; ng’atonze ebintu byonna bye yali ateeseteese okukola.
-