LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 34:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Weewale ebibi okolenga ebirungi;+

      Noonyanga emirembe era ogigobererenga.+

  • Zabbuli 101:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Sijja kussa mu maaso gange kintu kyonna ekitalina mugaso.

      Nkyawa ebikolwa by’abo abawaba ne bava ku kituufu;+

      Nja kubyewalira ddala.*

  • Zabbuli 119:104
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 104 Olw’ebiragiro byo, nneeyisa mu ngeri ey’amagezi.+

      Eyo ye nsonga lwaki nkyawa amakubo gonna ag’obulimba.+

  • Abaruumi 12:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Okwagala kwammwe ka kulemenga kuba kwa bunnanfuusi.+ Mukyawe ebintu ebibi,+ munywerere ku birungi.

  • Abebbulaniya 1:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Wayagala obutuukirivu n’okyawa obujeemu. Eyo ye nsonga lwaki Katonda, Katonda wo, yakufukako amafuta+ ag’okusanyuka okusinga banno.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share