-
Danyeri 3:28Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
28 Awo Nebukadduneeza n’agamba nti: “Atenderezebwe Katonda wa Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego+ eyatumye malayika we n’awonya abaweereza be. Baamwesize ne bajeemera ekiragiro kya kabaka, era baabadde beetegefu okufa,* mu kifo ky’okuweereza oba okusinza katonda omulala yenna okuggyako Katonda waabwe.+
-