Zabbuli 51:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Nziriza essanyu lye nnalina lwe wandokola;+Nzisaamu omwoyo ogwagala okukugondera. Isaaya 40:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Naye abo abateeka essuubi lyabwe mu Yakuwa bajja kuddamu okufuna amaanyi. Bajja kutumbiira waggulu nga balinga abalina ebiwaawaatiro by’empungu.+ Bajja kudduka naye nga tebaggwaamu maanyi;Bajja kutambula naye nga tebakoowa.”+
31 Naye abo abateeka essuubi lyabwe mu Yakuwa bajja kuddamu okufuna amaanyi. Bajja kutumbiira waggulu nga balinga abalina ebiwaawaatiro by’empungu.+ Bajja kudduka naye nga tebaggwaamu maanyi;Bajja kutambula naye nga tebakoowa.”+