-
Zabbuli 12:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 “Olw’okuba abanaku banyigirizibwa,
Olw’okuba abaavu basinda,+
Nja kusituka mbeeko kye nkola,” Yakuwa bw’agamba.
“Nja kubawonya abo ababajooga.”
-
-
Engero 22:22, 23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Kubanga Yakuwa ajja kukakasa nti balamulwa mu bwenkanya,+
Era ajja kuzikiriza abo ababanyaga.
-