2 Bassekabaka 19:35 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 35 Ekiro ekyo malayika wa Yakuwa n’agenda mu lusiisira lw’Abaasuli n’atta abasajja 185,000.+ Abantu bwe baazuukuka ku makya, ne balaba emirambo gyabwe gyonna.+ Lukka 1:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Malayika n’amugamba nti: “Nze Gabulyeri+ ayimirira mu maaso ga Katonda,+ era ntumiddwa okwogera naawe nkubuulire amawulire amalungi ag’ebintu bino.
35 Ekiro ekyo malayika wa Yakuwa n’agenda mu lusiisira lw’Abaasuli n’atta abasajja 185,000.+ Abantu bwe baazuukuka ku makya, ne balaba emirambo gyabwe gyonna.+
19 Malayika n’amugamba nti: “Nze Gabulyeri+ ayimirira mu maaso ga Katonda,+ era ntumiddwa okwogera naawe nkubuulire amawulire amalungi ag’ebintu bino.