LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yobu 38:37
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 37 Ani ow’amagezi asobola okubala ebire,

      Oba ani asobola okuttulula ensumbi z’amazzi ez’omu ggulu+

  • Zabbuli 147:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Muyimbire Oyo abikka eggulu ebire,

      Awa ensi enkuba,+

      Ameza omuddo+ ku nsozi.

  • Yeremiya 10:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Eddoboozi lye lireetera

      Amazzi agali mu ggulu okuyira,+

      Era aleetera ebire okwambuka nga biva ku nkomerero y’ensi.+

      Akolera enkuba ebimyanso,*

      Era aggya empewo mu materekero ge.+

  • Amosi 9:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  6 ‘Oyo azimba amadaala ge mu ggulu,

      N’ekizimbe kye waggulu w’ensi;

      Oyo ayita amazzi g’ennyanja

      Agayiwe ku lukalu+

      —Yakuwa lye linnya lye.’+

  • Matayo 5:45
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 45 mulyoke mubeere abaana ba Kitammwe ali mu ggulu,+ kubanga omusana gwe agwakiza ababi n’abalungi, era enkuba agitonnyeseza abatuukirivu n’abatali batuukirivu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share