Nekkemiya 9:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 “Ggwe wekka ggwe Yakuwa;+ ggwe wakola eggulu, eggulu erisingayo okuba waggulu, n’eggye* lyamu lyonna, n’ensi ne byonna ebigiriko, n’ennyanja ne byonna ebizirimu, era byonna ggwe obibeesaawo nga biramu, era eggye ery’omu ggulu likuvunnamira.
6 “Ggwe wekka ggwe Yakuwa;+ ggwe wakola eggulu, eggulu erisingayo okuba waggulu, n’eggye* lyamu lyonna, n’ensi ne byonna ebigiriko, n’ennyanja ne byonna ebizirimu, era byonna ggwe obibeesaawo nga biramu, era eggye ery’omu ggulu likuvunnamira.