Okuva 19:5, 6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Bwe munaawuliriza n’obwegendereza eddoboozi lyange ne mukuuma endagaano yange, mujja kubeera ekintu kyange ekiganzi* mu mawanga gonna,+ kubanga ensi yonna yange.+ 6 Era mujja kubeera gye ndi obwakabaka bwa bakabona era eggwanga ettukuvu.’+ Bino bye bigambo by’onoogamba Abayisirayiri.” Isaaya 41:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 “Naye ggwe Isirayiri, oli muweereza wange,+Ggwe Yakobo gwe nnalonda,+Ezzadde lya Ibulayimu mukwano gwange,+
5 Bwe munaawuliriza n’obwegendereza eddoboozi lyange ne mukuuma endagaano yange, mujja kubeera ekintu kyange ekiganzi* mu mawanga gonna,+ kubanga ensi yonna yange.+ 6 Era mujja kubeera gye ndi obwakabaka bwa bakabona era eggwanga ettukuvu.’+ Bino bye bigambo by’onoogamba Abayisirayiri.”
8 “Naye ggwe Isirayiri, oli muweereza wange,+Ggwe Yakobo gwe nnalonda,+Ezzadde lya Ibulayimu mukwano gwange,+