LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 12:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 7 Yakuwa n’alabikira Ibulaamu n’amugamba nti: “Ezzadde lyo+ ndiriwa ensi eno.”+ Awo Ibulaamu n’azimbira Yakuwa eyamulabikira ekyoto mu kifo ekyo.

  • Olubereberye 13:14, 15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Lutti bwe yamala okwawukana ne Ibulaamu, Yakuwa n’agamba Ibulaamu nti: “Nkusaba oyimuse amaaso go ng’oyima w’oli otunule ebukiikakkono, n’ebukiikaddyo, n’ebuvanjuba, n’ebugwanjuba, 15 kubanga ensi yonna gy’olaba nja kugikuwa ggwe n’ezzadde lyo ebeere yammwe lubeerera.+

  • Olubereberye 15:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Ku lunaku olwo Yakuwa n’akola endagaano ne Ibulaamu+ ng’agamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno,+ okuva ku mugga gw’e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Omugga Fulaati:+

  • Olubereberye 26:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Beera mu nsi eno ng’omugwira,+ era nja kubeeranga naawe era nja kukuwa omukisa kubanga ensi zino zonna nja kuzikuwa ggwe n’ezzadde lyo,+ era ndituukiriza bye nnalayirira kitaawo Ibulayimu,+

  • Olubereberye 28:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Era Laba! Yakuwa yali waggulu waago, n’agamba nti:

      “Nze Yakuwa Katonda wa Ibulayimu jjajjaawo era Katonda wa Isaaka.+ Ensi gy’ogalamiddeko ŋŋenda kugikuwa ggwe n’ezzadde lyo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share