Olubereberye 34:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Awo Yakobo n’agamba Simiyoni ne Leevi+ nti: “Mundeetedde ebizibu eby’amaanyi* nga munfuula ekyenyinyaza mu bantu ababeera mu nsi, Abakanani n’Abaperizi. Tuli batono, era bajja kwegatta wamu bannumbe bansaanyeewo nze awamu n’ab’ennyumba yange.”
30 Awo Yakobo n’agamba Simiyoni ne Leevi+ nti: “Mundeetedde ebizibu eby’amaanyi* nga munfuula ekyenyinyaza mu bantu ababeera mu nsi, Abakanani n’Abaperizi. Tuli batono, era bajja kwegatta wamu bannumbe bansaanyeewo nze awamu n’ab’ennyumba yange.”