- 
	                        
            
            Olubereberye 26:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
- 
                            - 
                                        9 Amangu ago Abimereki n’ayita Isaaka n’amugamba nti: “Ono mukazi wo! Kati olwo lwaki wagamba nti ‘Mwannyinaze’?” Awo Isaaka n’amuddamu nti: “Nnakyogera olw’okutya nti nnyinza okuttibwa ku lulwe.”+ 
 
- 
                                        
- 
	                        
            
            Olubereberye 26:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
- 
                            - 
                                        11 Awo Abimereki n’alagira abantu bonna nti: “Omuntu yenna anaakwata ku musajja ono ne mukazi we taaleme kuttibwa!” 
 
-