LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 34:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Yakuwa n’ayita mu maaso ge ng’alangirira nti: “Yakuwa, Yakuwa, Katonda omusaasizi+ era ow’ekisa,+ alwawo okusunguwala+ era alina okwagala kungi okutajjulukuka+ n’amazima amangi,*+

  • Ekyamateeka 32:36
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 36 Yakuwa aliramula abantu be,+

      Naye alisaasira* abaweereza be,+

      Bw’aliraba ng’amaanyi gaabwe gakendedde,

      Era ng’abateesobola era abatalina maanyi bokka be basigaddewo.

  • Isaaya 63:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Nja kwogera ku bikolwa bya Yakuwa eby’okwagala okutajjulukuka,

      Ebikolwa bya Yakuwa eby’ettendo,

      Olw’ebyo byonna Yakuwa by’atukoledde,+

      Ebintu ebirungi ebingi by’akoledde ennyumba ya Isirayiri,

      Olw’okusaasira kwe n’olw’okwagala kwe okungi okutajjulukuka.

  • Okukungubaga 3:32
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 32 Wadde atuleetedde ennaku, ajja kutusaasira olw’okwagala kwe okutajjulukuka okungi.+

  • Yoweeri 2:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Muyuze emitima gyammwe+ so si byambalo byammwe,+

      Mudde eri Yakuwa Katonda wammwe,

      Kubanga wa kisa era musaasizi, alwawo okusunguwala+ era alina okwagala kungi okutajjulukuka,+

      Era alyerowooza* ku kabi k’ayagala okuleeta ku bantu be.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share